Saturday, 23 February 2019

Gwe Atulemeseza Okuyimba - Haruna Mubilu anenyeza Bobi wine

Annews24,  Omuyimbi Haji Haruna Mubiru avuddeyo nanenya Hon.#BobiWine nti yavuddeko okuggwa kwa Band ye saako ekisaawe ky'okuyimba mu Ggwanga okutwalira awamu.


Haruna agamba nti obuzibu buva ku Bobi Wine kuyingiza byabufuzi mukuyimba ekyonoonye ebivvulu byabwe naye nze #Aluna nkugamba okuva lwemwayimba simanya #tubonganawe mmwe mwaleeta ebyobufuzi ela kigumire koz kitandika butandisi.

https://www.annews24.com/2018/11/12/us-cardinal-daniel-to-delay-votes-for-seven-months-on-steps-to-combat-sex-abuse-crisis/

Haruna nga y'omu ku bayimbi abaali mu luyimba lwa Tubonga naawe agamba nti tebakyakola kuba abantu balowooza byabufuzi byokka era nga bwolinnya stage baagala oyimbe ennyimba za Bobi Wine n'okwogera ku People power ate nga ye tasobola kubyogera naye nze ngamba ojja ziyimba yagala gaana ggwe buuza kubayimbi bano.


Nabwekityo asabye Gavumenti n'amateeka amakakali okutaasa ekisaawe ky'okuyimba era nga bweba eremereddwa asaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni abiyingiremu.
#okaabyakajanja
#Peoplepower
#ourpower
#Tuliyambalaengule
#freehonzaake

No comments:

Post a Comment